Nkwaniliza Ku Mpenduzo Mu Businzilo

Yita Mu Nonno Zaffe,Nobuwangwa, Ozukuse amanyi ga bajajja fee omuli, Abalongo, Emisambwa,Emizimu, Lubaale na Mayembe ngatusinzila mu butonde bwaffe Ngo Omutonzi Bweyatutonda wano ku Mpenduzo Mu Businzilo. Olwo Bajajja bo Butelevu nabo basinzile okulwanilila nga musonga zo zoona.

Sinzila Mu Businzilo Ne Mpenduzo, Ekuwendulile Amanyi Gobujajja Bwo.

Nonoza Enoono No Buwangwa Bwo!

Nenoono

Nenkozessa

Mu Noono

Mu Noono

Mpenduzo Kyekyi ?

Empenduzo yekuwendulila Ebyo Ebili Ewala Byotasobola kutukako. Mu Eby’omwoyo paka Muby'omubili. empenduzo Ewendula Amanyi Agobujajja bwo,Agobuwangwa bo, Agobutonde bwo na Genoono yo Negakusembeleza Gakuyambe. Nawe kwata Empenduzo Ojeyambisse OkuwendulilaByewetaga Mubulamu bwo, Kulwamaka go, kulwemilimu jo, kulwezadde lyo nebisela ebyomumaso ngatuyita mubuwangwa bwo Butelevu

Obusinzilo Kyekyi?

Businzilo Kyekifo Ekyatondebwawo Kumulembe Gwo Butelevu, Okubelanga Osinzila wano Nebajajjabo Namanyi Go Gona Okubela Nga Gasizila Wano Okukuma, Okulwanilila Mubulamu Bwo Nebisela Bwo Bwona Awamu Nabanto bo. Mubuffu Obyo' Olwokuba Ebiffo Byona Bize Byononnebwa, Yesonga Lwaki Olina Okuja Wano Mubusinzilo Mubutonzi, Bajajja Bo Basinzile wano Okulwanilila , Nokudiza Omukisa Gwo.

Olugendo olw'Eby'Omwoyo Olukutussa Ku Manyi Go'Bujajja Bwo Agobutonde

Empenduzo Lwali lugendo Olwantussa Mukwatagana wakati Ne’Myoyo Jabajajja Nge Mumbela Jenali Mpitamu Nebizibu Ela Kati Banwanilila. Oluvanyuma Lwokulambikibwa, Nakola Emikolo Gyonna Gye Nayina Okukola, Obulamu Bwakyuka, Nawulila Nga Mpewusse. Obuzito Bwonna, Namabanja Genalina Mu’ Myoyo Nebagamalilawo, Ela Kati Nafuna Okumanya No kutegela. Buli Nsonga Yoona Njikwassa Bajajja Nge NoMutonzi Wagulu. Tewakyali Mbera Yoona Entissa. Bweeza Mirembe, Mirembe Bweeza

Nankungu Brenda

Nurse / Care Assistant

Play Video

MAVIIVI GAMUKULU TEGAFUKAMILILA BWELELE!

Jangu Onsinzile Wano Mubusinzilo

4/5

Ononya Okumanya Nokutegela Obwomwoyo?

Tukwaniliza wano ku mpenduzo nga bweli nti empenduzo ewendula ebyo ebyewala ebya bajajja bo, twegateko nga ononya okumanya, okulambikibwa kwo buwangwa bo nenoono.

Sooka Otegeele Obuwangwa Bwo Ne Noono

Nzikiriza nti bw’oba osanze omukutu guno, olwo nno bajjajja bo be bakulonda okubakwata n’okunoonya obulagirizi bwabwe osobole okutambuza olunyiriri lw’obuzaale bwo eri omulembe oguddako. Bw’oba nga ggwe, oli mu kifo ekituufu. Bweeza Mirembe, Mirembe Bweeza!

Bino Bikutukako Mu Bulamu?

Olumwa Omutte Ogutasilika? Ofunna Ebiloto Nga’odda Kusomero? Olina Ekyikozessa Mukiro? Wali Owuludde ko Eddobozi Elikuyita Naye Nga Tewali Muntu? Ofuna Okukankana Kwo’ Mubiri Gwoka? Ofuna Ebisulo Mumubiri? Okwebejjagala? Ofunna Kasikonda Atawona? Otela Okufuna Ekiloto Nga’ Ogwamukinya? Okuloota Enyo Abafu? Okwekanga Ekifananyiliza Omuntu Nga’ Taliwo?

Byolina Okukola Bwoba Obiffuna!

Tutukilile Mubuntu, Tukulambike Kyolina Okukola Kubanga Bwona Bubonelo Bwa’Bajajjabo Abakutudde Mu’ Botanamanya.  Singa Tokola Kyolona Kukola Munoono Zaffe, Obuzibu Bukweyongela,  Kubanga Obwo’ Bubonelo Obukulabula Mu Mmoyo Obeko Kyokola Kulwa Bajajjabo. Jangu Mubusinzilo, Osinzile Kulwo’ Kujjawo Obuzibu Bwoyolekedde Kulwa’Amaka go, Kulwe’ Mirimujo, Kulwa’ Abaana No’ Bulamu bwo Bwona Okutelela Kulwa Bajajja Fe.