About Us

Obuwereza

Mpereza Eli Gwe Omuntu Neli Emyoyo Jo, Ngansinzila Mubuwangwa Nenoono Zaffe Nga Omutonzi Bwe' Yatutondamu

Okuma Obutonde

Nfuba Okulaba nga Buli Muntu Wooli, Oyiga Okukuma Obutonde Bwaffe Nga Omutonzi Bweya Bututondela

Jjajja

Nga Jjajja Wa bazukulu, Ndiwo Okuzukuza Buli Azewano Mubusinzilo Okukola Ensonga Zabajjajja Fee.

Mutaabazi

Ndi Mutabazi Atabalila Gwe Omuzukulu, Ofunne Okumanya Nokutegela Munsonga Za Bajjajja Fee

Mpenduzo Yanni?

Mpenduzo Muwereza eli bajajja fe Nga’Ayita Mubuwangwa Nenoono, Jajja Mpenduzo wali Okulambika Ebyobuwangwa Nenoono Yo . Ela Buli gwanga Nebyalyo Nolwekyo Wano Mubusinzilo, Jajja Mpenduzo Nkwaniliza Gwe’ Wena Anonya Obuyambi Nokumanya Nokutegela.

Okwolesebwa n'ebiruubirirwa byafee

Ebiruubirirwa / Mission

  • Kwekutusa Okumanya Nokutegela, Okudda Ku Noono No’buwangwa Bwamwe Eli Buligwanga Awamu No’kukuma Obutonde.

Okwolesebwa / Vision

  • Nga Tuyita mu Buwangwa Nenoono Zaffe, Tutusa Eli Buligwanga Okufuna Okumanya Nokutegela  Mubuwangwa Nenoono zaffe awamu Nokukuma Obutonde bwaffe

Obadde Okimanyi ?

Obadde Okimanyi ?

Obadde Okimanyi ?

Obadde Okimanyi ?

Obadde Okimanyi ?

Obadde okimanyi nti buli lwobako emikolo gyokola Kulwa bajjajja bo, bakudilamu munsonga zo? Nebwewaba nga wabadewo Obosungu  Nebabukakanya 

Obadde nti Okusiiba Munoono zaffe Kisembeza Amanyi Go Bujjajja Bwo Nebakubela Kumpi Okulwanilila?

Obadde okimanyi nti Okusaba Kwoka Yengeri Yooka Gyoyina Okuyitamu Butelevu Okuwuliziganya Ne Bajjajja bo?

Obadde okimanyi nti Okudda Emabega Gemanyi Ela Zenoono Zaffe mwetuyita Okunonoza Amayi Ga Bajjajja Fee?

Obadde okimanyi nti buli Nsonga zo zoona Bwozikwasa Bajjajja Fee, Bakukolela Ku bizibu Ebyo?

error: Content is protected !!