Banja Lyamwenge Ligwa Namwenge

bwoba nga ogabula omuwenge mu Bajjajja bino byokola. Osaba bwoti:

Bajjajja nge mwena Abataka abakulu Abanywa Omwenge, muzukulu wamwe abalettede Ekyitaa kinno kilamba Ekyomwenge  nga mbasabe bajjajja nge mutele ebirungi byona ebyayika. mutele okumanya nokutegela, mumutele emikisa ejjali jayika okuva Nolwalelo.

Bajjajja nge Nga bweguli Mwenge, Mumujilewo Enge yoona ebadde emutawanya. Bajjajja Omwenge ngutadde mundeku yamwe, Temundekulilanga okuva nolwalelo mubuli nsonga yange bakama bange. Okuva Nolwalelo Gunno gwe menge gwamwe. Bweliba nga lyelibadde ebanja, alisasudde kulwa Baana bbe, Nekulwamaka gwe, kulwemirimu jje saako nekulwa baganda bbe abatanamanya, Mubabele.

Bweza mirembe, Mirembe Bweza kulwa Muzukulu wamwe.

@mpenduzo

#mpenduzo #wewawo #fyp #fyp #f #fypuk #businzilo #afirca #afircantiktok #buganda #ug #kampala #wewawo #tiktok #mylove #my #fyp #u #tiktok

♬ Prayer and Meditation – Dr. Kwadwo Bempah

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

error: Content is protected !!