Category Emikolo Munoono

Subila butelevu okukwatagana nemyoyo gyo ngoyise mubikolwa. Omukolo kyekikolwa ekilaga okukiliza, Kubanga okukiliza kwona okutaliko bikolwa ,kuba kuffu. Buli lyoba nga obakoledde, olwo nabo bakukolela bajajja fe. Mumikolo munno, subila okumalawo amabanja mumyoyo ja bajajja bo nemugwe butelevu. kubanga ” Banja Lya Mwenge Ligwa Na Mwenge”. Mumikolo Bajajja fe mwe ba kakanila mu busungu bweba bakulinako. Omukolo gwegukufula okuba owegwanga lyo nga bwewawangibwa mubuwangwa bwo.

Eddagala eliwonya amabwa gomulubuto oba mubyenda

Eddagala eliwonya amabwa gomulubuto oba mubyenda

Akabonero k’obulwadde bw’ekibumba akasinga kwe kulumwa olubuto. Asidi y’omu lubuto eyongera okwonoona obulumi, nga bwe kiri okuba n’olubuto olutaliiko kantu. Oluusi obulumi buyinza okukendeera ng’olya emmere ey’ekika ekimu eyongera ku asidi oba ng’omira eddagala erikendeeza ku asidi, naye oluvannyuma buyinza…

error: Content is protected !!